Hildegard Von Bingen

De Sancta Maria - Quia ergo femina

nyaffe maria omuzzade
tuzze gyoli
nga kyetukusaba
obeere emunyenye yaffe.
omulabe wunno atuwenja atuze gyali, tunaddawa yanguwa

Tukuyimbila nyaffe atasingika
tukugowola maria ensuulo y'eneema. tuzze gyoli otubiike mukyambalo kyo.
yanguwa otubule.

munyenye yaffe etawazza nkwekute
nyaffe tondeka, omulise nze omwaana wo.
onsobose kumatiga gaano agensi.
ontuuse eyo gyobela.

tunaddawa tunaddawa tunaddawa mama, gwe omuzadde atatugiza mubyetukusaba
tusabile omwaana wo atuuwe byo bye twetaga
tukwesiga tuyambe tujja kubiffuna

sancta maria ora ora pronobis
sancta maria ora ora pronobis.
Stream naživo